Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 297 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Uganda yakusasula obuwumbi 199 ku 247 ngomutango ku bikolobero ebyakolebwa e DRC

July 16, 2024 · Mubiru Ali
Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’Ebyensimbi Ramadhan Ggoobi olunaku olwaleero asomye ekitundu ky’embalirira ekisooka ekyomwaka gwebyensimbi 2024/25 nga mu nsimbi eziteereddwa mulimu obuwumbi 199 mu obukadde 830 ku buwumbi 247 nga zino zakuliyirira Eggwanga lya Democratic Republic of Congo nga zatusalirwa Kkooti y’Ensi yonna olwebikolobera ebyakolebwa Abasirikale b’Eggye lya UPDF mu Buvanjuba bwa DRC.
Bino mwalimu okubba embaawo, zzaabu n’ebirala.