Aba National Council for Sports baweereddwa buwumbi ku nteekateeka za AFCON
Omuwandiisi omukulu mu Mnisitule y’Ebyenfuna Ramthan Ggoobi avuddeyo olunaku olwaleero nafulumya ensaasaanya y’ensimbi ezayiyisibwa mu mbalirira y’omwaka gwebeynfuna 2024/25 bwengenda okubeera mu kitundu ekisooka ekyomwaka. Ono agumizza Bannayunga nga nti balina kutya kwona nti era ensimbi zino zakusaasanyizibwa mu bwenkanya.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.