Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Aba NUP olwaleero batalaaze Bushenyi

July 16, 2024 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Abakulembeze ba National Unity Platform – NUP nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’Ekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine olukungaana balukubye ku Kisaawe ky’e Kizinda mu DIsitulikiti y’e Bushenyi.
Ono awerekeddwako Ssaabawandiisi w’ekibiina David Lewis Rubongoya, Akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi, Ababaka; MP Zaake Francis Butebi, Joseph Gonzaga Ssewungu n’abalala.
Ekibiina kirina enteekateeka y’okukuba enkungaana zezimu mu Disitulikiti y’e Rukungiri, Ntungamo ne Isingiro mu bugwanjuba bwa Uganda.