Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 206 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Abagambibwa okubeera ababbi bakubiddwa amasasi ku Mawanda Road

Kitalo! Abebyokwerinda basse abagambibwa okubeera ababbi ku luguudo lwa Mawanda Road olweggulo lwaleero nga bano babadde batambulira ku…

Abadde agenze okubba booda booda Entebe yefumise ekiso

Waliwo agambibwa okubeera omuzigu nga kigambibwa nti abadde ayagala kutemula wa booda booda amutwaleko piki piki ye mu…

Ssegiriinya, tuyambe otuloopere ewa Katonda ebigenda mu maaso mu Uganda – Hon. Macho

Omubaka wa Busia Municipality Macho Godffrey avuddeyo nategeeza; Hon. Ssegirinya Muhammad, Mr Update, njagala otegeeze Katonda ku mbeera…

Nayamye okuweerera omu ku baana ba Ssegiriinya – Minisita Baryomunsi

Minisita Chris Balyomunsi avuddeyo nategeeza Palamenti nga bwagenda okuweerera omu ku baana babadde Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina…

Twasanga akaseera akazibu kukugaba Kkaadi ya Kawempe North – Muwanga Kivumbi

Hon. Muwanga Kivumbi; “Twali twakatandika ekibiina ekito nga kyakaweza emyezi 5, netufuna okusoomozebwa ku ani gwetuwa kkaadi ku…

Tulina okuvaayo tugambe Museveni amazima – Hon. Muwanga Kivumbi

Omubaka wa Butambala County Muwanga Kivumbi; “Banange tubeere bavumu, oba oli awo Ssegiriinya yandiwangadde okusingawo singa Gavumenti gamba…

Omubiri gwa Ssegiirinya gutwaliddwa mu Palamenti

Omubiri gwabadde Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates gutuusiddwa mu…

Ssaabaminisita Nabbanja talabiseeko mu lutuula olusiima Ssegiriinya

Kyewuunyisa nti mu ntuula za Palamenti ezibaddengawo okujjukira abantu ab’enjawulo mu Palamenti Ssaabaminisita Robinah Nabbanja oba abamyuuka be…

Kyabuswavu nti tetubeereddewo Ssegiriinya ne mu lutuula olumusiima – Sipiika Among

Sipiika Anita Annet Among; “Mu bintu nga bino nga bituuseewo, ffenna tulina okubeerawo okusobola okusiibula munaffe mu kitiibwa,…