Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 187 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Kkooti y’amaggye tegoberera mateeka gonna – Joel Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi ne Bannabyabufuzi abalala ku ludda oluvuganyi Gavumenti bebamu kubagenze mu Kkooti y’Amaggye…

Singa obusiru bwaliko omusolo singa Uganda ngagga nnyo – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita w’ebyamateeka Norbert Mao; “Abantu abamu bagamba nti kizibu nnyo okufuna kkaadi…

Kkooti y’Amaggye egaanye Martha Karua kuba tali ku lukalala Besigye lweyawaayo

Munnamateeka Munnansi wa Kenya Martha Karua enkya yaleero aweereddwa satifikeeti eyekiseera emukiriza okubeera ku Bannamateeka ba Rtd. Col.…

Munnamateeka Eron Kiiza asindikiddwa e Kitalya amaleyo emyezi 9

Ssentebe wa Kkooti y’Eggye lya UPDF Brig. Freeman Mugabe alagidde Munnamateeka wa Rtd Col. Dr. Kizza Besigye wamu…

CID mwebale omulimu gwemwakola ku babbi b’amabaati – Justice Abodo

Director of Public Prosecution, Lady Justice Jane Frances Abodo, avuddeyo nasiima akulira ekitongole kya bambega, Maj. Tom Magambo,…

Sijja kukiriza kutiisibwatiisibwa kukolebwa CDF – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nti eyali omumyuuka we ngayita…

Abavubuka mwenyigire nnyo mu bukulembeze – Kyagulanyi

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nakubiriza Abavubuka okwenyigira mu bukulembeze ku…

Poliisi ekutte agambibwa okubba nnamba za motoka – Onyango

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Kajjansi bwekutte Mumbere Brian aka Natamba…

Omwaka 2024 tegwali mwangu gyetuli – Kyagulanyi Ssentamu Robert

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nayogera ku mwaka 2024 nategeeza nti…