Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 829 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Poliisi ekutte agambibwa okubba nnamba za motoka – Onyango

January 6, 2025 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Kajjansi bwekutte Mumbere Brian aka Natamba nga kigambibwa nti ono abadde yenyigira mu kubba nnamba za motoka. Ono yakwatiddwa oluvannyuma lwa Poliisi okutemezebwako era nekola ekikwekweto mu Zana, Bunamwaya n’e Ngobe gyeyazudde ennamaba za motoka 16 zeyali akwese mu bifo ebyenjawulo.
Poliisi era yazudde ennamba 15 endala nga zino zabadde zikwekeddwa mu bitundu by’e; Kisigula, Katale, Bunamwaya n’e Ngobe. Kigambibwa nti ono eyakwatiddwa yabadde yakabba nnamba z’emotoka ezisoba mu 30 mu mwezi gumu.
#ffemmwemmweffe