Nayamye okuweerera omu ku baana ba Ssegiriinya – Minisita Baryomunsi

Minisita Chris Balyomunsi avuddeyo nategeeza Palamenti nga bwagenda okuweerera omu ku baana babadde Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates. agamba nti kino akikoze kuba Ssegiriinya abadde Mukoddomi we kuba Mukyala we ava ku kyalo Kambuga ekisangibwa mu Kinkizi East Constituency gyakiirira.
#ffemmwemmweffe
#fighthardmrupdate

Leave a Reply