Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News
Katikkiro akomyeewo mu Ggwanga
September 15, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga akomyewo okuva ku lugendo lw’abaddeko e Saudi Arabia awabadde olukiiko lwa UNESCO omwavudde ebibala by’okuggya Amasiro ge Kasubi ku lukalala lw’ebifo eby’enkizo ebiri mu katyabaga. Asuubizza nti amasiro gaakuteekebwamu ebifo awatundibwa emmere eyaffe eyaakuno.