Ssegiriinya, tuyambe otuloopere ewa Katonda ebigenda mu maaso mu Uganda – Hon. Macho

Omubaka wa Busia Municipality Macho Godffrey avuddeyo nategeeza; Hon. Ssegirinya Muhammad, Mr Update, njagala otegeeze Katonda ku mbeera eri mu Uganda, mutegeeze nti mu kyasa kino mu Uganda tukyayogera kukugaana abantu okweyimirirwa, Uganda yensi ekyavunaana Bannansi ababulijjo mu Kkooti y’amaggye…….”
Leave a Reply