Breaking
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 199 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: news

Sisobola kulekulira munuune ku vvu – IGG Beti Kamya

Kaliisoliiso wa Gavumenti, Beti Kamya Turwomwe avuddeyo nakomba kwebaza eriibwa, kikafuuwe tajja kulekulira nga bangi bwebadde balowooza olw’ebigambo…

Omusumba eyakwatibwa ku lwokusobya ku mwana yejeerezeddwa

Kkooti e Luweero yejeerezza eyali Omusumba wa Luteete Archdeaconry esangibwa mu Luweero Diocese Rev. Canon Kezekiah Kalule 68,…

Paapa Francis asabidde abaana abatiddwa e Lhubiriha

Omutukuvu Paapa Francis akulembeddemu ekitambiro kya mmisa kyasabidde abayizi b’essomero lya Lhubiriha Secondary School e Kasese abaafiiridde mu…

Rugunda akiikiridde Pulezidenti Museveni e Russia

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda Fr. Ruhakana Rugunda wamu n’abakulembeze okuva mu nsi za Afirika abalala olunaku lw’eggulo basisinkanye…

Ebibuuzo bingi ku bulumbaganyi bwe Kasese – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo abakuba enduula era bagikubira ani? Abebyokwerinda abaali okumpi bayanukula batya? Lwaki abantu baffe…

Abafiiridde mu bulumbaganyi e Kasese kati baweze 50

Omuwendo gw’abantu abafiiridde mubulumbaganyi obwakoleddwa abayeekera ba ADF abaalumbye essomero lya Mpondwe Lubiriha Secondary School gulinnye okutuuka ku…

Abayokezza essomero bakukisasulira – Minisita Kataaha

Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni;”Waliwo ebigambibwa nti kirabika nti ekibinja kiri ekyali kyagala okwediza essomero…

Essomero eryalumbiddwa e Kasese lyazimbibwa Munnansi wa Canada – Minisita Janet

Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni; “Abaana 17 bebafiiridde mu kisulo nga emirambo gyabwe gyayokeddwa nnyo…

UPDF egumbye e Kasese ku ssomero eryalumbiddwa

Eggye lya UPDF livuddeyo ku bulumbaganyi obwakoleddwa ku ssomero lya Mpondwe/Lubiriha SS e mu Muluka gwe Nyabugando, mu…