Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 170 listening Simba FM Live
News

Paapa Francis asabidde abaana abatiddwa e Lhubiriha

June 19, 2023 · Mubiru Ali

Omutukuvu Paapa Francis akulembeddemu ekitambiro kya mmisa kyasabidde abayizi b’essomero lya Lhubiriha Secondary School e Kasese abaafiiridde mu bulumbaganyi obwakoleddwa abagambibwa okubeera abayeekera ba ADF.
Emmisa eno yesoose bukyanga Paapa Francis asiibulwa okuva mu Ddwaliro asabye abantu okujjukira n’okusabira abantu abali mu lutalo e Ukraine. Bwatyo asabye Ensi ebukalemu emirembe.