Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 350 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

Kitalo! Abantu 3 bafiiridde mu kabenje e Kabale

Kitalo! Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku kyalo Butare mu Disitulikiti y’e Kabale bbaasi ya Kkampuni…

Ssaabaminsita agumizza Bannayuganda ku bulumbaganyi obwakolebwa e Kasese

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister agumizza Eggwanga nti mu bbanga ttono okuva kati Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet…

Mbabazi ayagala Bannayuganda basomesebwe okwagala Eggwanga lyabwe

Eyali Ssaabaminisita, John Patrick Amama Mbabazi agamba nti Bannayuganda abawangaalira ebweru w’Eggwanga betaaga okwongera okusomesa okwagala ensi yaabwe…

Poliisi ekutte abazigu abalumba mobile money e Mubende

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte abazigu abalumba edduuka lya mobile money ne ddipo ya soda e…

Poliisi ekutte omuvubuka eyewaanye okubeera owa ADF e Lugazi

Ekitongole kya Crime Intelligence nga kikolera wamu Uganda Police Force e Buikwe ekutte Kalanzi Resto ow’emyaka 25 omutuuze…

Eyawonyeewo mu bulumbaganyi bwa ADF alojja

Omuyizi Julius Isingoma okusimattuka abatujju ba ADF abalumbye ekisulo ky’abayizi mweyabadde alunyumya nga lutabaalo. Isingoma agamba nti yabadde…

Kkooti eragidde admin okuzza mmemba ku WhatsApp group gweyaggyako

Omulamuzi weddaala erisooka owa Kkooti y’e Makindye Igga Adiru yalagidde Asinguza Allan Mutemba ngono yemuwawabirwa okuzza Baitwababo Herbert…

Abavunaanibwa ogwokutta Magala basindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Alex Ajiji asindise abantu 9 abagambibwa okuwamba n’okutta Suzan Magara mu 2018…

Abantu 4 bebakewandiisa okuddira Minisita Engola mu bigere

Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga abantu 4 olunaku olwaleero bwebewandiisizza ku lunaku…