Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 187 listening Simba FM Live
News

Ssaabaminsita agumizza Bannayuganda ku bulumbaganyi obwakolebwa e Kasese

June 21, 2023 · Mubiru Ali
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister agumizza Eggwanga nti mu bbanga ttono okuva kati Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni wakwanjulira Eggwanga alipoota enzijuvu ku bulumbaganyi obwakolwa ku ssomero lya Lhubiriha secondary school e Kasese omwafiira abantu abasukka mu 40!
Wabula omubaka wa Kira Municipality, Ssemujju Nganda amwambalidde bwategeezezza nti obuvunaanyizibwa obwo bwa Minisita wa byakwerinda n’obutembenkevu nga yasaanye okuleeta alipoota ku nsonga eno.