Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live
News

Kitalo! Abantu 3 bafiiridde mu kabenje e Kabale

June 23, 2023 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku kyalo Butare mu Disitulikiti y’e Kabale bbaasi ya Kkampuni ya Simba nnamba KCG 888F ngeno ebadde eyolekera Nairobi – Kenya ngeva Kigali ne Mercedes Benz nnamba RAF 036T ngebadde eva ku Kisaawe Entebe ngeyolekera Kigali.
Akabenje kagudde ku luguudo lwa Katuna-Kabale-Mbarara.