Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 187 listening Simba FM Live
News

Mbabazi ayagala Bannayuganda basomesebwe okwagala Eggwanga lyabwe

June 21, 2023 · Mubiru Ali
Eyali Ssaabaminisita, John Patrick Amama Mbabazi agamba nti Bannayuganda abawangaalira ebweru w’Eggwanga betaaga okwongera okusomesa okwagala ensi yaabwe basobole okwenyeza obumu, okukuuma n’okutumbula erinnya lya Uganda mu nsi yonna.
Kino Kiddiridde ekibinja kya Bannayuganda e Bungereza okuvaayo nebazingako wooteeri mweyali nga bakutte ebipande ebiriko obubaka obumulagira okudda e Uganda naye bamujjanjabire mu malwaliro gegamu agajjanjabirwamu Bannansi gebagamba nti gakolebwa era galimu n’eddagala.