Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live
News

UPDF egumbye e Kasese ku ssomero eryalumbiddwa

June 17, 2023 · Mubiru Ali

Eggye lya UPDF livuddeyo ku bulumbaganyi obwakoleddwa ku ssomero lya Mpondwe/Lubiriha SS e mu Muluka gwe Nyabugando, mu ggombolola y’e Karambi mu Disitulikiti y’e Kasese neritegeeza nti bassajja balyo batandise okuwenja omulabe buseenene okulaba nti abo abawambiddwa banunulwa wamu n’okufufugaza aakabinja kabalabe.
Pulezidenti Yoweri kaguta alagidde Minisitule y’ebyenjigiriza n’emizannyo okukwatira awamu nabaddukanya essomero okulaba nti bayamba mu kaseera kano, ye CDF wamu ne CLF bakwegatta ku muduumizi w’ekibinja kyo mu nsozi okulaba embeera nga bweri.