Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 170 listening Simba FM Live
News

Rugunda akiikiridde Pulezidenti Museveni e Russia

June 19, 2023 · Mubiru Ali
Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda Fr. Ruhakana Rugunda wamu n’abakulembeze okuva mu nsi za Afirika abalala olunaku lw’eggulo basisinkanye Pulezidenti wa Russia H.E Vladimir Putin nebogerezeganya naye ku ngeri gyebayinza okukomya olutalo wakati wa Russia ne Ukraine.
Ensisinkano yabadde mu Saint Petersburg, Russia era Dr. Rugunda yeyakiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.