Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 567 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

Abakungu okuva mu Bwakabaka betabye mu kusabira omugenzi Mpanga

Nnaabagereka, ba Nnaalinya, Abalangira, Abambejja, Omumyuka wa Katikkiro asooka, ba Katikkiro abaawummulu, Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna,…

Temujja kuntiisatiisa sinze nawamba abantu bammwe – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza Ababaka abamulumba ku mikutu gya social media ku kusalawo kweyakola okugoba…

Eyatta muganzi we akaligiddwa emyaka 30

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Henry Kaweesa Isabirye e Mukono awadde Mathew Kirabo ekibonerezo kyakusibwa myaka 30 mu kkomera…

Lwaki temubebuuzaako nga tebanafa? – Hon. Ogwal

Omubaka omukyala akiikirira Disitukiliki ye Dokolo, Cecilia Ogwal agugumbudde Ababaka abagambye nti bejjusa obuteebuuza ku Owek. Joyce Mpanga…

Abasenguddwa ku ttaka baddukidde mu UHRC

Abantu abasoba mu 200 abasemguddwa ku ttaka okuva mu miruka 3 okuli; Mbuya, Banda me Kireka bakedde mu…

KCCA egobye abatuuze abasoba mu 200 ku ttaka e Kyanja

Abatuuze abasoba mu 200 be basobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lw’ennyumba zaabwe okumenyebwa ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga…

Omulabirizi w’e Namirembe omuggya alondeddwa

Ssaabadinkoni w’e Luzira, Ven. Canon Moses Bbanja alondeddwa ng’Omulabirizi we Namirembe omuggya okudda mu bigere by’Omulabirizi Wilberforce Kityo…

Abalaalo abali mu Acholi Baminisita naba General ba Museveni – Ssaabalamuzi

Ssaabalamuzi Alfonse Owiny-Dollo; “Namugamba (Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni) nti twasooka kulowooza nti Abalaalo abasumbuwa abantu baffe mu kitundu…

Obwakabaka bukubagizza ab’ennyumba ya Mpanga

Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Owek. Bob Nsibirwa agenzeeko mu maka g’omugenzi Owek. Joyce Mpanga e…