Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 756 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Obwakabaka bukubagizza ab’ennyumba ya Mpanga

November 20, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Owek. Bob Nsibirwa agenzeeko mu maka g’omugenzi Owek. Joyce Mpanga e Lungujja okukubagiza n’okutuusa obubaka okuva Embuga.
Ono ayogedde ku mugenzi ng’omukyala aweerezza Obuganda nga teyeebalira.
Owek. Joyce Mpanga wafiiridde abadde mukiise mu Lukiiko lwa Buganda era omuwi wa magezi eri Ssaabasajja ng’okusinziira ku Owek. Nsibirwa, Beene amutwalira ddala nga Maama we.
Ono asaasidde nnyo Owek. David Mpanga ne banne bonna olw’okuviibwako nnyabwe omwagalwa.