Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 756 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Lwaki temubebuuzaako nga tebanafa? – Hon. Ogwal

November 22, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala akiikirira Disitukiliki ye Dokolo, Cecilia Ogwal agugumbudde Ababaka abagambye nti bejjusa obuteebuuza ku Owek. Joyce Mpanga ku butya bwebasaana okuddukanya Eggwanga n’ababuuza ekyabagana okumunoonya mu kiseera wabeeredde omulamu.
Ono asabye ababaka okuzuukuka bakoseze abantu n’ebintu ebibetoolodde ng’obudde bukyaliwo. Bino aby’ogeredde mu lutuula olw’enjawulo Palamenti lweyataddewo okusiibula n’okusiima Owek. Joyce Mpanga olw’emirimu gyakoledde Eggwanga.