Breaking
News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement
News: Munnakibiina ki National Resistance Movement
News: Kkooti Enkulu e Masaka egobye omusango ogwatwalibwayo Munnakibiina ki National Resistance Movement
News
Abasenguddwa ku ttaka baddukidde mu UHRC
November 22, 2023 · Mubiru Ali
Abantu abasoba mu 200 abasemguddwa ku ttaka okuva mu miruka 3 okuli; Mbuya, Banda me Kireka bakedde mu Kakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC okwekubira enduulu oluvannyuma lwa Uganda Police Force okumenya amayumba gaabwe ngegamba nti besenza ku ttaka lyayo. Bano bakulembeddwamu Lord Mayor Erias Lukwago.