Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 347 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

Obwakabaka butenderezza emirimu gyomugenzi Oweek. Hajji Sseguya

Obwakabaka butenderezza emirimu gy’omugenzi Oweek Hajji Ibrahim Sseguya. Obubaka bw’obwakabaka bwetikiddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, mu kusaalira omugenzi…

Abasuubuzi 4 batiddwa mu Disitulikiti y’eb Amudat

Kitalo! Abantu 4 nga bano basuubuzi ba nte okuva mu Disitulikiti y’e Mbale bakubiddwa amasasi agabatiddewo olunaku lw’eggulo…

Hon. Aber yetondedde UPDF olwokwambala ekyambalo era tumusonyiye – Brig. Kulayigye

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo ku ky’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kitgum eyalabiddwa mu…

Omubaka Kagabo (NUP) yetabye mu nsisikano yakabondo ka NRM ne Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yayanirizza Omubaka Twaha Kagabo eyagasse ku National Resistance Movement – NRM ngava mu Kibiina…

Mukole enguudo Bannamityana babawa omusolo mungi – Babaka

Abamu ku Babaka ba Palamenti abakiikirira Disitulikiti y’e Mityana nga Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Omubaka Omukyala…

Lumu okunyigirizibwa kwetuyitamu kujja kukoma – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Munaffe Muwanga Owen, Councilor wa LC3 akiikirira…

Big Eye abuuza omusolo ogusasulwa Bannayuganda gyegulaga

Big Eye StarBoss avuddeyo; “Eggwanga lituuse mu mbeera nti kati Eddwaliro omuntu alina kulibanja muntu ssekinoomu eyakeera neyekolera…

Aba Allied Health Professionals’ Council bakoze ekikwekweto e Wakiso

Abakwasisa amateeka okuva mu Allied Health Professionals’ Council mu Disitulikiti y’e Wakiso bakoze ekikwekweto ku malwaliro agakola omulimu…

Abafamire ya Cecilia Ogwal baleese muwala we okumuddira mu bigere

Abafamire y’omugenzi Cecilia Barbara Atim Ogwal baleese muwala we, Rosemary Alwoc Ogwal okudda mu bigere bye, ng’omubaka omukyala…