Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Obwakabaka butenderezza emirimu gyomugenzi Oweek. Hajji Sseguya

February 6, 2024 · Mubiru Ali

Obwakabaka butenderezza emirimu gy’omugenzi Oweek Hajji Ibrahim Sseguya. Obubaka bw’obwakabaka bwetikiddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, mu kusaalira omugenzi e swallah esembayo ku muzikiti e Kibuli, naategeeza nga omugenzi bwabadde omujjumbize, omuwulirize, asengeka ensonga nga tannaba kuzanja mu lukiiko lwa Buganda, ate era agunjudde abaana omuli ne muwala we Rehma Nayiga memba ku bboodi ya Buganda Land Board.