Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Lumu okunyigirizibwa kwetuyitamu kujja kukoma – Bobi Wine

February 3, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Munaffe Muwanga Owen, Councilor wa LC3 akiikirira Nabaziza-Kyengera eyawambibwa mu Lubigi ku lwokutaano lwa wiiki ewedde n’okutuusa olwaleero talabikanga era nga luno lwe lunaku 8. Yawambibwa abasajja abaali batambulira mu motoka nnamba UAL119V nga babagalidde emmundu bweyali adda awaka ngava ku mukolo kwetwalagira Documentary Bobi Wine: The People’s President. Tukyagezaako okumunoonya era tusuubira nti tujja kumufuna wadde nga Bannamateeka baffe abebyokwerinda bonna bebatuukiridde bagamba nti tebamulina. Tetujja kulekerawo kumunoonya nokusaba abatwalibwe mu Kkooti bwaba nga alina omusango. Olunaku lumu, okunyigirizibwa kuno kujja kukoma.”
#BringBackOurPeople #FreeAllPoliticalPrisonersinUganda