Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 459 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

UNRA epakuse okukuba oluguudo Pulezidenti lweyayogeddeko ebiraka – Ofwono Opondo

Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avuudeyo ku mukutu gwa X; “Oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuvaayo neyemulugunya…

Kibedi Cox asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi asindise blogger Kibedi Ronald Cox 48, ku alimanda mu kkomera…

Ebigambo ebyogeddwa Hon. Macho bisimuulwe – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Thomas Tayebwa alagidde Clerk wa Palamenti okusimuula mu Hansard ebigambo ebyogeddwa…

Sibuli ssente eziweebwa State House ne Office of the President nti ziriibwa Pulezidenti Museveni – Minisita Musasizi

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku by’Ensimbi Henry Musasizi, avuddeyo nasambajja ebyayogeddwa Ababaka nti Pulezidenti alina abakozi 1,757 n’emotoka 666…

Omu ku bagambibwa okubba ssente okuva mu maka g’omuwanika wa NRM akwatiddwa

Uganda Police Force ekutte omuvuzi wa Booda Booda, Ivan Lukungu 25, ateeberezebwa okwenyigira mu bubbi bwa ssente eziwerera…

Emotoka y’omwami w’Essaza Busujju eyabiddwa ezuuliddwa

Emmotoka y’omwami wa Kabaka ow’Essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Byekwaso Kaberenge II eyabbiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero, ezuuliddwa…

Ebyentambula bitaataganyiziddwa ku luguudo lw’e Masaka – UNRA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kitegeeza abagoba b’ebidduka abakozesa oluguudo…

Waliwo eddwaliro erikyamanja obukadde 15 olw’okujanjaba Ssimbwa – Dr. Besigye

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo ku Moses Ssimbwa; “Amazima gal nti…

Abalaalo mudde ewammwe ogwomulembe gwokubungeeta ggwagwako – Hon. Muwanga Kivumbi

Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda abegattira mu Buganda Parliamentary Caucus bavuddeyo nebasitula eddoboozi lyabwe ku balaalo abagobwa…