Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 348 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abalaalo mudde ewammwe ogwomulembe gwokubungeeta ggwagwako – Hon. Muwanga Kivumbi

January 29, 2024 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda abegattira mu Buganda Parliamentary Caucus bavuddeyo nebasitula eddoboozi lyabwe ku balaalo abagobwa okuva mu mambuka ga Uganda abatandise okwesenza mu bitundu byamasekkati ebyenjawulo.
Ssente waabwe Muhammad Muwanga Kivumbi avuddeyo nategeeza nti abalaalo bano basaanye bakimanye nti omuzze gwokutambuza ensolo mutala ku mutala byali bya dda,
era bakimenya nti omuddo mu kitundu kino si bebannanyini ggwo bokka. Ono abasabye badde ewaabwe mu bwangu.