Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 358 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abasuubuzi 4 batiddwa mu Disitulikiti y’eb Amudat

February 6, 2024 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 4 nga bano basuubuzi ba nte okuva mu Disitulikiti y’e Mbale bakubiddwa amasasi agabatiddewo olunaku lw’eggulo abatamanyangamba abatanategeerekeka nga babakubidde mu Disitulikiti y’e Amudat ku luguudo lw’e Lemusui ku kyalo Akonguyo.
Bano 4 babadde batambulira mu motoka ekika kya Toyota Harrier nnamba UBP601Q.
Okusinziira ku mwogezi wa Uganda Police Force ow’ettundutundu ly’e Moroto/ASTU IP Longole Mike agamba nti batandise okunoonyereza okuzuula abakoze kino.