Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abafamire ya Cecilia Ogwal baleese muwala we okumuddira mu bigere

January 31, 2024 · Mubiru Ali

Abafamire y’omugenzi Cecilia Barbara Atim Ogwal baleese muwala we, Rosemary Alwoc Ogwal okudda mu bigere bye, ng’omubaka omukyala owa Disitulikiti ye Dokolo wadde ono abadde awangaalira Bungereza naye bagamba nti asobola bulungi okutuukiriza ebiruubirirwa bya Maama we. Bano bagamba nti ono bamuyitiddemu dda ku bizibu by’ kitundu era mwetegefu okukolera abantu.
Wabula era bategeezezza nti babadde tebanasalawo ku kibiina ki mwagenda kuggira wadde Maama we abadde Munnakibiina kya Forum for Democratic Change.