Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Omubaka Kagabo (NUP) yetabye mu nsisikano yakabondo ka NRM ne Pulezidenti Museveni

February 3, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yayanirizza Omubaka Twaha Kagabo eyagasse ku National Resistance Movement – NRM ngava mu Kibiina kya National Unity Platform kyeyakwatira bendera okujja mu Palamenti.
Kagabo olunaku lw’eggulo yeggase ku Kabondo ka Babaka NRM ababadde bagenze mu Palamenti okusisinkana Pulezidenti Museveni okwogerezeganya ku nsonga ezenjawulo bano nga bayitiddwa Nampala wa Gavumenti Hamson Obua