Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 311 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Poliisi ekutte ababbira ku Northern Bypass 70

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police; “Oluvannyuma lwobumenyi bw’amateeka okweyongera ku luguudo lwa Northern Bypass omuli abakuba abantu…

Baminisita nabo batandike okugula amafuta g’emotoka zaabwe – Hon. Ssemujju

Hon. Ibrahim Ssemujju (Kira Municipality) avuddeyo naleeta ekiteeso ngayagala Bannayuganda balekerawo okusasulira amafuta g’emotoka za Gavumenti, nti olwo…

Poliisi tenafuna kusaba kwa NUP kukutalaaga Eggwanga – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi tenafuna kusaba kwonna ku eri Kibiina kya…

Munnansi wa China akwatiddwa lwakutunda bintu by’amaggye

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi mu ttunduttundu lya Kampala Metropolitan North bweyakola…

Twetonda olw’ekikolwa ekyakoleddwa mu Ekereziya – Rev. Fr. Edward Muwanga

Rev Fr Edward Muwanga, Parish Priest wa St. Charles Lwanga Catholic Parish Ntinda avuddeyo neyetondera Bannayuganda kwekyo ekyaliwo…

UPDF ne Poliisi eteguludde bbomu 4 enkolerere

Abebyokwerinda abawanvu nabampi bayiiriddwa e Kwata-Komamboga mu Kawempe Division, mu Kampala enkya yaleero oluvannyuma lwokukitegeerako nti wabaddeyo bboumu…

Buli eyatawala amabaati avunaanibwe – Pulezidenti Museveni

Nga 17-March-2023 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Omuntu bwaba yabba amabaati agaali aga ba Karahuma nagawa abantu oba amasinzizo…

Tetusobola kunyigiriza bantu mu misolo buli kadde – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among; “Tetukigenderera kulumya Bannayuganda naddala bwekituuka ku musolo. Tulina abantu bangi abatutunuulidde era bwotandika…

Buli kyemulowooza nti kyange e Bungereza mutwale – Sipiika Among

Sipiika Anita Among avuddeyo ku kkoligo eyamuteekeddwako Gavumenti ya Bungereza; “Nawulidde nti nina ebyobugagga bingi nnyo e Bungereza…