Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 513 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Musuubula ebintu ebweru naye mulowooze kukutundayo ebintu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mpulidde omusajja oli agambye nti abamu mumpagira ate abalala temumpagira. Kyonna kyemuli! Kino njagala…

Mu Uganda tetulina misolo mingi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ensonga yammwe esoose nti tulina emisolo mingi mu Uganda. Ekyo si kituufu. Y’ensonga lwaki…

Temugenda kuntiisatiisa, muwulirize – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Muwulirize bulungi byengenda okubagamba. Temugenda kuntiisatiisa. Muwulirize… ntudde wano essaawa 2 nga mpuliriza byonna…

Abasuubuzi bagaddewo amaduuka gaabwe

Abasuubuzi mu Kampala bakedde kuggalawo maduuka gaabwe nga beteekerateekera okusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kisaawe kya Kololo…

Ssente muziggyawa ezipangisiza abaana enyonyi – Minisita Muyingo

Minisita avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero agawaggulu Dr. John Chrysostom Muyingo avuddeyo ku ky’abayizi abagendedde mu nnyonnyi ekika…

Kkooti eremedde basitoola y’Omusinga

Kkooti Enkulu ewozesa bakkalintalo eya International Crimes Division- ICD mu Kamapala egaanyi okuddiza Omusinga wa Rwenzururu Irema-Ngoma I…

Waliwo bangi abatatambulidde mu motoka – HM Elite High School – Entebe

Omukulu w’essomero lya ELITE HIGH School -Entebbe Lawrence Onyango agamba nti tewali kyakoleddwa kiwaawaza matu kuba amasomero mangi…

Omusomesa atanziddwa obukadde 4 lwakuwayiriza HM

Mubiru Ayub nga yali musomesa wa Luzungu ku ssomero lya Educare Junior School e Wakaliga asingisiddwa omusango gwokukozesa…

Kabaka ajja kudda essaawa yonna – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Olukiiko lwa Buganda lutudde enkya ya leero. Nzizeemu okutegeeza Obuganda, Ssaabasajja Kabaka akyali bweru…