Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 177 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ssente muziggyawa ezipangisiza abaana enyonyi – Minisita Muyingo

May 7, 2024 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero agawaggulu Dr. John Chrysostom Muyingo avuddeyo ku ky’abayizi abagendedde mu nnyonnyi ekika kya namunkanga ku kabaga k’essomero; “Ebintu ebyo byabadde Uganda? Tulaga wa? Sirowoozanga ku kyakupangisa nnyonyi. Ssente nga zibuze nnyo ensangi zino. Tezisaanidde kusaasanyizibwa zityo newankubadde bazadde baabwe bayinza okuba nga balina ssente. Kiki kyogezaako okusiga mu baana? Kitalo nnyo!”