Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 372 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Kabaka ajja kudda essaawa yonna – Katikkiro

May 6, 2024 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Olukiiko lwa Buganda lutudde enkya ya leero.
Nzizeemu okutegeeza Obuganda, Ssaabasajja Kabaka akyali bweru wa Ggwanga gye yagenda okulaba abasawo be.
Nnyinimu ajja kudda, abasawo nga bakakasiza nti embeera ye emukkirizisa okukomawo.
Mu ngeri y’emu nnyajulidde Obuganda embeera nga bweyimiridde mu Bwakabaka.”