Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omusomesa atanziddwa obukadde 4 lwakuwayiriza HM

May 7, 2024 · Mubiru Ali
Mubiru Ayub nga yali musomesa wa Luzungu ku ssomero lya Educare Junior School e Wakaliga asingisiddwa omusango gwokukozesa obubi omuntimbago ngaweereza obubaka obuvvoola omukulu w’essomero eryo Mahadi Kayondo nti yali ayesa empiki n’abasomesa be abakyala.
Ono asingisidwa omusango gw’osasanya amawulire agobukyayi era omulamuzi wa kooti eya Mwanga II Adams Byarugaba namulagira okusasula engagisi ya bukadde 4 mu emitwalo 60 oba okusibwa munkomyo omwaka mulamba.
Omulamuzi ategeezeza nti ekibonerezo kino kyakuyamba omusomesa okwekuba mu mutima wamu nokukugira abantu abalala abakozesa emitimbagano obubi.
Bya Christina Nabatanzi