Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Baminisita nabo batandike okugula amafuta g’emotoka zaabwe – Hon. Ssemujju

May 6, 2024 · Mubiru Ali
Hon. Ibrahim Ssemujju (Kira Municipality) avuddeyo naleeta ekiteeso ngayagala Bannayuganda balekerawo okusasulira amafuta g’emotoka za Gavumenti, nti olwo Abakulembeze bwebanmanya obulumi Bannansi bwebayitamu.
Ono agamba nti Minisita gwebateera amafuta mu motoka tasaanye kusemba kyakwongeza musolo ku mafuta mu ngeri eyekyeyonoonere.