Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 575 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Omuwendo gwabafudde omuliro gwe Kigoogwa baweze 15 – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti omuwendo gwabo abafudde oluvannyuma lwa loole yamafuta eyagudde…

Ekyokukiriza emisango tekibasonyiyisa mugende mwebakeyo emyezi 3 – Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe

Bannakibiina kya National Unity Platform 16 abavaayo nebakkiriza emisango gyokulya mu Nsi yaabwe olukwe mu Kkooti y’amaggye e…

Stanbic etonodde amalwaliro e Nakaseke ebikozesebwa mu bujanjabi

Bannabulemeezi balabuddwa okukomya okumala gagulaagula ddagala buli webasanze ate nebabasaba okugendanga mu malwaliro ga Gavumenti bakeberebwe olwo balyoke…

Poliisi ekutte abagambibwa okutta Maneja w’essundiro ly’amafuta e Bweyogerere

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte abantu 6 okuli nagambibwa okuluka olukwe…

Omuyizi asoma obusawo akwatiddwa ngabba ettooke

Jeremiah Mukyemu nga Intern Doctor e Mulago era nga akola ne ku Total Care medical Clinic e Namugongo…

Gavumenti eyongere okusomesa abantu ku bulabe ku bubenje bw’emotoka z’amafuta – Joel Ssenyonyi

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti LOP Joel Ssenyonyi asaasidde nnyo abafamire ezafiiriddwako abantu abafiiridde mu muliro ogwakutte…

Ssaabasajja Kabaka alambudde ettaka ly’e Kaazi okulaba embeera gye lirimu n’ebikolebwako

Kabaka yeebaziza Buganda Land Board okukola obutaweera okusazaamu ebyapa eby’ekimpatiira ebyaali bikoleddwa bannakigwanyizi ku ttaka eryo era n’agisaba…

Ababaka Palamenti okuva mu Buganda baagala Minisita Mayanja aggibwemu obwesige

Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kalungu West, Joseph Ssewungu baagala Minisita Omubeezi avunaanyizibwa…

Tusiime ne Makawa bakyuusibwe batandike okukolera ku Palamenti – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olunaku olwaleero alagidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga okukwatagana n’omuduumizi…