Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 369 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ssaabasajja Kabaka alambudde ettaka ly’e Kaazi okulaba embeera gye lirimu n’ebikolebwako

October 22, 2024 · Mubiru Ali
Kabaka yeebaziza Buganda Land Board okukola obutaweera okusazaamu ebyapa eby’ekimpatiira ebyaali bikoleddwa bannakigwanyizi ku ttaka eryo era n’agisaba okwongeramu amaanyi okukuuma ettaka ly’Obwakabaka mu bitundu yonna gye liri.
Omutanda alambuziddwa atwala eby’amateeka mu Buganda Land Board Mw. Denis Bugaya, Ssejjengo Baker(akulira abavubuka mu Buganda, Ashraf Kizito nga ye muwandiisi w’olukiiko olukulu olwa Uganda Scouts and girl guides association, ne Kayemba Joseph ow’ebyamawulire mu kitongole kya Buganda Land Board.