Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 469 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omuwendo gwabafudde omuliro gwe Kigoogwa baweze 15 – Poliisi

October 23, 2024 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti omuwendo gwabo abafudde oluvannyuma lwa loole yamafuta eyagudde okubwatuka omuliro negwokya abantu kati bwegulinnye nga kati baweze 15.
The death toll in the Bombo road in Kigogwa-trading centre along Kampala-Bombo road in Kasangati, Wakiso district fuel tanker explosion incident has risen to 15.
Abantu 24 bebafunye ebisago nga 15 bali mu Intensive Care Unit, ate 9 bagenda bakuba ku matu nga bali mu Ddwaliro e Kiruddu.
Onyango asabye oyo yenna eyafiiriddwako omuntu we okugenda bakola DNA basobola okuzuula ebisigalira byabwe.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe