Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 241 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ababaka Palamenti okuva mu Buganda baagala Minisita Mayanja aggibwemu obwesige

October 22, 2024 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kalungu West, Joseph Ssewungu baagala Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka Sam Mayanja aggyibwemu obwesige olw’okuvvoola Ssaabasajja Kabaka.
Ababaka bano bagamba alinga gwebawendulira Buganda kubanga buli lwabeera mu nkuŋŋaana ze avvoola Ssaabasajja nebategeeza nti obujulizi obumuluma babulina.
Ensonga zino bazanjulidde Sipiika Annet Anita Among mu lutuula lwa Palamenti enkya yaleero.
Bya David Turyatemba
#ffemmwemmweffe