Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
News
Tusiime ne Makawa bakyuusibwe batandike okukolera ku Palamenti – Sipiika Among
October 22, 2024 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olunaku olwaleero alagidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga okukwatagana n’omuduumizi wa
Uganda Police Force okulaba nti PC Tusiime Abdallah n’omusirikale omulala eyalabikira mu katambi ng’omukyala amukuba oluyi Makawa Charles okulaba nti bano bakyuusibwa batwalibwe ku Palamenti gyebaba batandika okukolera.
Bya David Turyatemba