Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 117 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

CMI ekutte agambibwa okubeera omutujju

Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nategeeza; “Abebyokwerinda mu Yuganda bakutte akulira ekibiina kya Uganda Homeland Liberation Force, Openjuru Howard,…

Poliisi yakuwa Poliisi y’e Masaka Fire brigade empya

Okutereezaamu ku Ggulire lyaffe ku kitongole kya Uganda Police Force ekizinyamwoto e Masaka okufuna emotoka empya kapyata. Ekifaananyi…

BANANGE MUYIMBULE OMWANA WANGE ALI MU BULUMI – MAAMA W’OMUBAKA SSEGIRIINYA

https://youtu.be/WLLT0b_SlJ4 Muky. Justine Nakajumba Maama w’Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform owa Kawempe North, Muhammad Ssegiriinya aka Mr…

Omuntu omu atwaliddwa amazzi agamusse

Uganda Red Cross Society evuddeyo netegeeza nga omuntu 1 ategeerekese nga ye Richard Wambere 22, bwafudde oluvunnyuma lwokutwalibwa…

Omuntu omulala atemeddwatemeddwa e Masaka

Sendyowa Shafik 30, nga mutuuze w’e Gayaaza Nambowa, Kimaanya Kabonera Masaka City atemeddetemeddwa abebijjambiya mu kiro ekikeesezza olwaleero.…

Ssegiriinya asimbiddwa mu Kkooti

Okuwulira omusango oguvunaanibwa Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates ogwokukuma mu bantu omuliro…

KCCA EFUNYE OBUKADDE 73

Kampala Capital City Authority – KCCA yafunye ensimbi obukadde 73 okuva mu Ministry of Health- Uganda nga zino…

POLIISI EKUTTE 58 ABAGAMBIBWA NTI BENYIGIRA MU BUBBI

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo; “Oluvannyuma lw’abatuuze b’e Kisangani…

SSEGIRIINYA MUMULEETE ABITEBYE

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road enkya ayisizza ekiwandiiko ekiragiro ekiragira ekitongole kyamakomera ekya Uganda Prisons Service -UPS…