Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live

Ssegiriinya asimbiddwa mu Kkooti

October 15, 2021 · Mubiru Ali

Okuwulira omusango oguvunaanibwa Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates ogwokukuma mu bantu omuliro nga ayita ku Facebook page ye kugenda mu maaso mu Kkooti ya Buganda Road. Ssegiriinya alaze ebiwundu mu bigere nga agamba nti bamutulugunyizza.