Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

SSEGIRIINYA MUMULEETE ABITEBYE

October 14, 2021 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road enkya ayisizza ekiwandiiko ekiragiro ekiragira ekitongole kyamakomera ekya Uganda Prisons Service -UPS okuleeta Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya aka Mr. Updates mu Kkooti mu bwangu avunaanibwe emisango gyokukuma mu bantu omuliro ngayita ku mukutu gwe ogwa Facebook.
Ssegiriinya mu kaseera kano ali mu kkomera e Kigo gyeyasindikibwa ku alimanda yataagibwa mu Kkooti olunaku lw’enkya okwewozaako so nga mu Kkooti yemu akyalinamu emisango egyekuusa kukuma omuliro mu bantu mu Kampala.