Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live

CMI ekutte agambibwa okubeera omutujju

October 17, 2021 · Mubiru Ali

Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nategeeza; “Abebyokwerinda mu Yuganda bakutte akulira ekibiina kya Uganda Homeland Liberation Force, Openjuru Howard, wano munda mu Ggwanga. Ekikwekweto kyakoleddwa n’obwegendereza obwamaanyi nga kitutte emyezi egiwerako. CMI kati etandise okwoleka nti ekola omulimu gw’amaanyi mukuketta. Yuganda siyakuniina!”