KCCA EFUNYE OBUKADDE 73

Kampala Capital City Authority – KCCA yafunye ensimbi obukadde 73 okuva mu Ministry of Health- Uganda nga zino zakusasula basawo abakola ogwokugema abantu ekirwadde kya ssenyiga lumiimamawuggwe owa COVID-19.
Wiiki ewedde abasawo bateeka ebikola wansi mu bifo ebyebjawulo gyebagemera nga bagamba nti baluddewo okubasasula.
Omwogezi wa Minisitule y’ebyobulamu Emmanuel Ainebyoona, agamba nti buli omu afuna 5,000/= buli lunaku nga zayisibwa Ministry of Public Service Uganda wamu ne Gavumenti z’ebitundu.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply