Uganda Red Cross Society evuddeyo netegeeza nga omuntu 1 ategeerekese nga ye Richard Wambere 22, bwafudde oluvunnyuma lwokutwalibwa amazzi g’omugga Tsutsu agamututte mu mugga. Emigga gyanjadde mu ttundutundu lya Elgon oluvannyuma lwannamutikwa w’enkuba afudemba ensangi zino.
Omuntu omu atwaliddwa amazzi agamusse
Share.