Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Ebyuuma bikkalimagezi bikyagaanye e Masaka

Ebyuuma bikkalimagezi mu Kkooti e Masaka bikyagaanye era Omulamuzi awaliriziddwa okuyimiriza Kkooti okumala eddakiika 10. Omulamuzi alagidde abavunaanyizibwa…

Envubu esse omuvubi e Bussi

Kitalo! Envubu esse omuvubi mu Bizinga by’e Bussi mu Disitulikiti y’e Wakiso. Ekikangabwa kibuutikidde abavubi nabatuuze ku mwalo…

Emotoka ya Shamim Malende egiddwamu omukka

Munnamateeka w’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende; “Abantu abatanategeerekeka bannumbye enkya yaleero nga ngenda e Masaka…

Okusalawo kukusaba kwa Ssegiriinya ne Ssewanyana kwa nga 25

Ababaka ba National Unity Platform abasindikibwa ku alimanda mu kuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa olwaleero mu Kkooti Enkulu e…

Ndi musanyu mutandise okukola emotoka – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ndi musanyufu nti mwe abamaggye muyise mu kubo eryo. Yuganda esaasanya ensimbi obukadde bwa…

Abantu 3 balumiziddwa ku Bbiri amadaala bwegagudde ku kalina

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti etandise okunoonyereza kukiyinza okuba obulagajavu ekiyinza okuba nga kyekiviiriddeko amadaala agebyuuma ku…

POLIISI ETANDISE OKUNOONYEREZA KU BIBADDE EWA HON. NAMBOOZE

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwetandise okunoonyereza ku bigambibwa nti wabaddewo omusajja atanategeerekeka enkya yaleero ayingiridde Omubaka…

ATANAWEZA MYAKA 9 NGOTEREKA NE NSSF TEWESUNGA KUFUNA KU SSENTE ZO

Okusinziira ku Mubeezi wa Minisita owaguno naguli mu Minisitule y’ebyensimbi Henry Ariganyira Musasizi, agamba nti wadde nga omuntu…

Traffic efunye speed guns empya

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka Faridah Nampiima avuddeyo nategeeza nga abasirikale ba Traffic bwebafunye…