Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 427 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Traffic efunye speed guns empya

October 19, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka Faridah Nampiima avuddeyo nategeeza nga abasirikale ba Traffic bwebafunye ‘speed guns’ empya okukwasisa amateeka kukuvuga endiima mu Kampala Metropolitan Police.
Abagoba b’ebidduka abakubirizza okwewala okuyisa mu sipiidi ezateekebwa ku nguudo ezenjawulo.