ATANAWEZA MYAKA 9 NGOTEREKA NE NSSF TEWESUNGA KUFUNA KU SSENTE ZO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Okusinziira ku Mubeezi wa Minisita owaguno naguli mu Minisitule y’ebyensimbi Henry Ariganyira Musasizi, agamba nti wadde nga omuntu awezezza emyaka 45 era nga aterese ensimbi eziweza akakadde kamu. obukadde 10, 30 ova 50 wabula nga tanaweza myaka 10 nga atereka ssente ne NSSF Uganda tajja kufuna kitundu ku nsimbi zino.
Agamba nti abo bokka abafuna emirimu emyaka 9 egiyise be bokka abatunuuliddwa.
Share.

Leave A Reply