Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
Emotoka ya Shamim Malende egiddwamu omukka
October 21, 2021 · Mubiru Ali
Munnamateeka w’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende; “Abantu abatanategeerekeka bannumbye enkya yaleero nga ngenda e Masaka mu Kkooti Enkulu gyebagenda okuwulirira okusaba kw’Ababaka Hon Ssegirinya ne Hon Allan Ssewanyana okwokweyimirirwa. Emotoka yange bagigyeemu omukka mu mipiira.”